Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

obubbi bw’ente butabudde ab’e lwabenge

March 15, 2019 · Mubiru Ali

Obubbi bw’ente obukudde ejjembe mu Ggombolola y’e Lwabenge e Kalungu butadde abatuuze ku bunkenke. Abatuuze wamu n’abakiise bakitadde ku Poliisi gyebagamba nti tebayambye kimala kutangira babbi bano.
Ssentebe wa LCIII David Sseggawa yakangudde ku ddoboozi n’annenya Poliisi nti y’eremeddwa okubawonya ababbi abasuzza abantu be ku tebuukye.
Yagambye nti poliisi eriko emisanvu gye yassa mu nguudo nga mu mugga Katonga kyokka ababbi bayisaamu ente ze babbye.