Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News
Nzize kugogola FDC mu Palamenti – Nsibambi
October 11, 2023 · Mubiru Ali
Nampala w’Ababaka ba
Forum for Democratic Change Yusuf Nsibambi avuddeyo nategeeza nti okulondebwa ku kifo kino kwazze n’okusoomozebwa okwamaanyi okulabwako buli omu nti wabula mulimu ggwe okulaba nti atereeza embeera y’ekibiina basobole okuteesezza abantu ababalonda.
Ono asuubizza okukolagana n’Ababaka bonna awatali kweyawulamu.