nze sizaalangako bukyafu mubeeremu – kato lubwamu

Omubaka wa Lubaga South Kato Lubwama avuddeyo natabukira abantu bakiikirira abamunenya ku kirwadde kya Cholera ekyabalumbye. Ono abagambye nti ye tazaalangako bukyafu yadde okubeera Minisita w’ebyobulamu mu Ggwanga nabwekityo bamwesonyiwe. Abawadde amagezi nti mu kifo ky’okwogera bafube okulaba nti bakuuma obuyonjo mu maka gaabwe basobole okwetangira obulwadde buno.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Basaalirwa avuddeyo okuwolereza abakwatibwa