Nze siri mwavu, nina ssente zange – Kato Lubwama

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka Kato Lubwama avuddeyo; “Nze sirina naku, kuba nevugira V8, era mbeera mu ggoloofa yange e Mutundwe mu Kampala. Nayingira ebyobufuzi nga ndi musajja mugagga, temunteeka mu mboozi z’abantu baavu.
Mu kadde kano ndi mukujaguza n’abawagizi bange. Tuwuliriza nnyimba nseneekerevu nga bwetulya buli nnyama gyomanyi.
Sirina budde bwabo abalumwa omutwe kuba bawanguddwa kuba tebabeerangayo. Mugambe Bannamawulire banammwe nti ntandise okunnyumirwa obulamu.
Bangi bakyajja wano nga bansaba ffiizi n’ezeddwaliro naye mbasindika wa mubaka waabwe omuggya.”

Share.

Leave A Reply