Breaking
News: Bunnwe alina ebitundu byagatta ku mubiri gwomuntu, bitundu ki ebyo? Emputte bwaba muntu aba atya? News: Awali Omukka-Aishai-Muleme kulowooza nti Uganda mwagisuubula! Bantu mmwe bino sibyansikirano! News: Eyali Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Maj.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 263 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Nze sinywa mwenge – Pulezidenti Museveni

October 9, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nze sinywa mwenge yadde, naye mpulira nti abantu bagwagala nnyo. Sisobola nakukwata ku ccupa yagwo y’esonga lwaki nsobodde okuweza emyaka 80 egyobukulu. Osobola okwongera omutindo ku matooke mu ngeri endala so ssi kugakolamu mwenge kyokka. Ebintu byonna ebikozesebwa abantu mu bungi nga amatooke, amata, emmwaanyi, kasooli n’omuwembe bisobola okwongerwako omutindo nebivaamu ensimbi eziwerako.”

#ffemmwemmweffe

#UgandaAt62