Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 426 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Nze sigabananga ku mabaati g’e Karamoja – Ssaabaminisita Nabbanja

April 6, 2023 · Mubiru Ali
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo neyegaana ebigambibwa nti y’omu ku banene mu Gavumenti abagabana amabaati agaali ag’abantu abayinike ab’e Karamoja. Okwogera bino abadde alabiseeko mu Kakiiko akassibwawo Pulezidenti okunoonyereza ku nsonga eno. Nabbanja era yemulugunyizza ku ky’okwasanguza amannya gaabo abagambibwa nti baagabana amabaati ng’agamba nti bandirinze okunoonyereza nekuggwa okwewala okwonoona amannya gaabwe.