Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Nze navuga Kasolo ne Lubega – Kalyango

June 6, 2023 · Mubiru Ali
Compriayam Kasolo ne Johnson Lubega bazzeemu okubalumiriza okwetaba mukutta Social Worker Maria Nagiriinya ne Ddereeva we Ronald Kitayimbwa mu 2018. Nassif Kalyango omuvuzi wa booda booda agamba nti yasasulwa emitwalo 5 okubavuga bano bombi.
Ono era ategeezezza nti yabalaba bano bombi nga bavuga emotoka ya Nagiriinya.