Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Nze nasooka okukola ekivvulu online si Bobi Wine – Omulangira Ssuuna
May 12, 2020 · Mubiru Ali
Omulangira Ssuuna avuddeyo nalumba abo bonna ababadde batinkiza ne Bobi Wine ne Nubian li nti bebasoose okukola ekivvulu ku online. Ono agamba nti yeyasooka okukola ekivvulu kino nti era musanyuffu nnyo nti n’Abayimbi abalala bakikkoppye naye ayagala buli akitegeka amusiime nga ye eyabitandika.