NUP YETAAGA OKUWABULWA KWA FDC – AMURIAT

Pinterest LinkedIn Tumblr +
https://youtu.be/BIkbdb3iXSM
Pulezidenti wa Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat – POA avuddeyo nategeeza nga bwali omwetegefu okuwanyisiganya obumanyirivu bwalina n’ekibiina kya National Unity Platform – NUP.
Amuriat agamba nti bbo nga FDC balina obumanyirivu obumala mu byobufuzi nabwekityo nga NUP etwala ekifo ky’Oludda oluvuganya mu Gavumenti mu Palamenti betaaga okuwabulwa.
Amuriat bino abyogeredde Gulu nategeeza nti NUP yagaanyi okulonda abamu ku bakulembeze ba FDC abalungi nga balina ebisaanyizo nga Ibrahim Ssemujju Nganda ne Nathan Nandala Mafabi.

youtube views kaufen

Share.

Leave A Reply