Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 290 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

NUP yatandikibwawo NRM – Norbert Mao

February 21, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao akyalumba ekibiina kya National Unity Platform – NUP n’abakulembeze baakyo wabula bano tebanamwanukula; “Eno ye kkopi ya Registration Certificate eya NUP Shadow State gyeyategeka. Oluvannyuma baguza Celeb ekirowoozo. Celeb nakuŋŋaanya Bannabyabufuzi abawuguka amangu nebenyigira mu pulojekiti ye eyokukola akakookolo. Mu 2020 ddiiru yayitamu eyokweraga. Shadow state yateekamu abantu baayo beyesiga okutambuza akakookolo ka pulojekiti yaabwe. Shadow State yakubagana empawa ne Gavumenti yennyini ekyaleetawo enkyuukakyuka mu Kakiiko kebyokulonda aketengeredde aka EC. Ekiwandiiko kino kinnyonyola enkolagana wakati wa National Resistance Movement – NRM ne NUP.”
Omukulu taba nga yafunye akasajja ku mutima?!