Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 359 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

NUP yanjokya ppaasi netansasula ssente zeyansuubiza

March 1, 2023 · Mubiru Ali

Omuvubuka Eric Mwesigwa Munnakibiina kya National Unity Platform eyavaayo nategeeza nti yawambibwa avuddeyo olwaleero ngali mu mikono gy’amagye ga UPDF ngagamba nti okutulugunyizibwa kwali kupange ne NUP oluvannyuma lwokumusuubizi okumuwa obukadde 50. Ono agamba nti oluvannyuma lwa NUP obutamuwa ssente ze yensonga lwaki avuddeyo nayogera ye gagamba nti gemazima.