Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 129 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

NUP yakakomyawo Bannayuganda 41 – Bobi Wine

October 20, 2022 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Abakulembeze ba NUP bayanirizza Bannayuganda abalala 12 ababadde baggalirwa mu Dubai okumala akabanga. Kati twakasobola okukomyawo Bannayuganda 41 era nga tukola kyonna ekisoboka nokulaba nti nabalala bakomawo, Twebaza buli omu atwegasseeko mu mulimu guno wadde nga waliwo okusoomoozebwa.”