Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 425 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

NUP tusaanye tugisiime – Hon. Cecilia Ogwal

July 6, 2022 · Mubiru Ali
Hon. Cecilia Ogwal: “Wadde National Unity Platform, mwana muwere muffe, naye mwana muwere alina abantu abangi, nabwekityo tulina okumuwa ekitiibwa ku lujjuliro.
Tusiime Uganda Peoples Congress – UPC ne Democratic Party Uganda ng’ebibiina ebisinga obukulu. Ku mbeera nga bweri kati, tulina okwebaza Katonda olwa NUP kuba eyongedde abantu ku ludda lwaffe oluvuganya.”