NUP terina kyesobola kukola kusinga Gavumenti e Karamoja – Agnes Nandutu

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Hon. Agnes Nandutu: “National Unity Platform okutwala emmere e Karamoja enoonya buganzi mu bantu. Gavumenti erina enkola mweyita okukola ebintu byayo. NUP weyatwalirayo emmere, aba Karamoja baali bamaze okufuna emmere.
NUP tesobola yadde okukola ebitundu 0.00% ku Gavumenti byekoze e Karamoja.”
Share.

Leave A Reply