Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 145 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

NUP ezizzaayo empapula za Kyagulanyi ku Electoral Commission

September 10, 2025 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya ngawerekerwako Sasi Marvin enkya yaleero battute emikono gyabantu abeyimirira Pulezidenti wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okwesimbawo ku kifo ky’Omukulembeze w’Eggwanga mu kalulu ka bonna aka 2026 eri Akakiiko k’Ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda.
Ekibiina kitegeezezza nti yadde akakiiko kaali ketaaga emikono 100 okuva mu Disitulikiti 98, omuwendo gwabantu abayagadde okuteekako emikono gwabasusseeko era basiimye nnyo Bannayuganda olwobwagazi bwebabalaze.
#ffemmwemmweffe