Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 403 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

NUP ewangudde ebifo 9 ku 10 e Nakawa

January 21, 2021 · Mubiru Ali
Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) kiwangudde ebifo 9 kuebyo 10 byaba Council LC5 mu Nakawa West ne East.
NUP etutte ba Councilor 6 abatuula obutereevu ku Council ya LC5 eya Nakawa East ne West.
Ku bifo by’abakyala NUP ewangudde Nakawa B, C ne D nga Namazzi Kagobola owa Forum for Democratic Change – FDC atutte Nakawa A.
Ebivudde mu Kulonda ebirangirwaddwa Returning Officer wa Nakawa Nancy Kirungi nga asinziira e Kololo ku Tally Centre biraga nti;
*Nakawa I
Nkugwa Fauzol 2,794 votes (NUP)
*Nakawa II
Innocent Tegusulwa 3,714 (NUP)
*Nakawa III,
Faisal Ssebayiga 3,170 (NUP)
*Nakawa IV
Charles Mpindi 3,331(NUP)
*Nakawa V
Chaggason Twaha Abdul 3,442, (NUP)
*Nakawa VI
Johnmary Ssebuwufu 5,204 (NUP