Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
NUP ewadde Ssegiriinya Kkaadi
October 2, 2020 · Mubiru Ali
Olukiiko lwa National Unity Platform – NUP olw’okuntikko olunaku olwaleero lufulumizza olukalala lw’abantu 15 abaabadde bakyekenenyezebwa ku kifo ky’ababaka okuli Ssegirinya Muhammad – Kawempe North, Kazibwe Bashir – Kawempe South, Allan Ssewanyana ne Abubaker Kawalya wamu n’abalala.