Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 255 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

NUP ettukizza okubanja Abantu baayo

June 27, 2023 · Mubiru Ali

National Unity Platform – NUP kitukizza buto okubanja abawagizi baakyo abaakwatibwa mu kalulu ka 2021 nga negyebuli kati tebayimbulwanga. Okusinziira ku Ssaabawandiisi, David Lewis Rubongoya agamba nti abantu abasoba mu 20 bebatalabikako nga baawalirizibwa okuddukira mu Kkooti y’Ensi yonna ewozesa bakalintalo oluvannyuma lw’okulemwa okufuna ekiramu mu bitongle ebirwanirira eddembe ly’obuntu wano mu Uganda.

Bino webigidde nga olwaleero Uganda yegasse ku Nsi yonna okuvumirira ebikolwa by’okutulugunya n’okuwamba abantu!