Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 408 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

NUP etongozza ttiimu mu Ankole Sub – Region

April 6, 2023 · Mubiru Ali

Ekibiina kya National Unity Platform – NUP kivuddeyo nekitegeeza nga bwekyatongozza ttiimu zabagenda okukungira ekibiina kino mu bitundu by’e Mbarara, Isingiro, Kazo, Kiruhura, Ntungamo, Rwampara, Ibanda, ne Disitulikiti endala mu Ankole Sub-Region olunaku lweggulo. Okusinziira ku Ssaabawandiisi w’ekibiina David Lewis Rubongoya yategeezezza nga bwebekakasa nti bano bagenda kukola omulimu ogwettendo okutuusa obubaka bw’ekibiina eri Bannayuganda, okukunga abantu okwegatta ku kibiina n’emirimu gy’ekibiina emirala mingi.