Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 622 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

NUP etandise okusunsulamu abanagikwatira bendera mu Omoro

April 26, 2022 · Mubiru Ali
Akakiiko k’Ekibiina kya National Unity Platform – NUP olunaku lw’eggulo akavunaanyizibwa okusunsulamu abakwatira ekibiina bendera ku bifo eby’enjawulo aka Election Management Committee katandise okusunsulamu abo abaagala okukwatira ekibiina bendera mu kalulu k’okujjuza ekifo ky’omubaka wa Omoro.
Abesowoddeyo kwekuli; Alison Ramto Flavia, Kizza Oscar, Ochola Charles, Simon Toolit Akecha, ne Secondo Okoth Abok.
Ebinaava mu kusunsula kuno wamu n’ebyo ebinaava mu kitundu ky’e Omoro byakuweerezebwa mu Lukiiko lw’ekibiina olwokuntikko okukola okusalawo okwenkomeredde ku ani anakwatira ekibiina bendera.