Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

NUP ekyaazizza abakyala okuva mu Kampala ne Wakiso

May 19, 2022 · Mubiru Ali
Ekibiina kya kya National Unity Platform nga bayita mu Kunga Uganda Kunga olunaku olwaleero batuuzizza olukiiko lw’Abakyala abasoba mu 1000 okuva mu bitundu bya Kampala eby’enjawulo ne Wakiso ku Kitebe kya NUP. Abakyala abazze abasinga bamu butale era nebooleka obumalirivu bwabwe mu kutondawo Yuganda empya.
Bano bemulugunyizza ku bbeeyi y’ebintu erinnye ebitagambika nga Gavumenti yo tevuddeyo kubaako kyekola.