Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 490 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

NUP ekungubagidde John Pombe Magufuli

March 25, 2021 · Mubiru Ali
NUP EKUNGUBAGIDDE MAGUFULI:
Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibiina Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Joel Ssenyonyi, David Lewis Rubongoya, ne Aisha Kabanda bagenze ku kitebe kya Tanzania mu Yuganda okukungubagira abadde Pulezidenti wa Tanzania John Pombe Magufuli.
Kyagulanyi atenderezza Pulezidenti Magufuli nti mu myaka 6 gyokka asobodde okukyuusa Tanzania neyogombesa buli omu nalaga nti tekyetaagisa myaka 30 oba 40 mubukulembeze okulaakulanya eggwanga.