Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 139 listening Simba FM Live

NUP ekomezzaawo Bannayuganda abalala 18

November 2, 2022 · Mubiru Ali

Ekibiina kya National Unity Platform kivuddeyo nekitegeeza nga akawungeezi keggulo bwebakomezaawo Bannayuganda abalala 18 okuva e Dubai mukaweefube gwekiriko okukomyaawo Bannayuganda abakuumirwa mu ‘detention centers’ ezenjawulo mu nsi za Bawarabu. Bano begasse ku Bannayuganda 70 abatuuse ku Sunday. Ekibiina kisiimye nnyo abo bonna abavuddeyo neberekereza nebaduukirira omulanga guno ogutakungula.