NUP ekomekerezza olusirika olwenaku 2

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Tufundikidde olusirika olw’enaku 2 lwetubaddemu nabakwatira NUP bendera ku kifo ky’Omubaka wa Palamenti mu Kalulu k’omwaka 2021. Olusirika luno lwagendereddwamu okufuna ebirowoozo byabantu ab’enjawulo ku mateeka amaggye ekibiina gekireeta naddala ku neyisa wamu n’okukabasanya (Code of Conduct and the Sexual Harassment Policy). Nekirala olusirika lwagenderedde okuzzaamu banaffe amaanyi (abatayitamu) okwetegekera akalulu akaddako nga tulwanyisa effugabbi. Tujja kutuuka mu nsi ensuubize.”

Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro