Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Nubian Li ne Eddie Mutwe baziddwayo mu kkomera

February 8, 2021 · Mubiru Ali

Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Nubian li, Eddie Mutwe n’abalala 33 baziddwa ku mmeere oluvannyuma lwa Kkooti y’amaggye okugaana okuteebwa ku Kakalu ka Kkooti. Abantu 13 bebateereddwa ku kakalu ka Kkooti nga ku bano kuliko Kyuuma kya Yesu.