Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 227 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Nsisinkanye abavubuka abavudde mu NUP – Pulezidenti Museveni

February 11, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye ekibinja ky’abavubuka nga bano babadde bawagizi ba National Unity Platform – NUP nebasala eddiiro mu State House Entebe. Nabayisizza mu kiki National Resistance Movement – NRM kyeri era kyekiririzaamu. Bwetukola ate nawabaayo okwekalakaasa n’okubba, olwo tunakulaakulana tutya? Ndi musanyufu nti balabye omusana, kati bali galubindi ennungi era kati boogera lulimi lwa mutima gwa Ggwanga nankulaakulana. NRM okuva mu ntandikwa ebadde ekkaatiriza ekyenkulaakulana ya Bannayuganda bonna awatali kusosola mu mawanga yadde okwonoona.”