Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Nsigadde nga muwagizi wa Villa – Eng. Misagga

July 15, 2018 · Mubiru Ali

Eng. Immanuel Ben Muguluma Misagga enkya yaleero asuddewo obwa President bwa Club SC Villa Jogoo Ssaalongo. Ono abadde mukulembeze wa Club eno okumala emyaka 4.

Kinajukirwa nti emabegako yali ategese okulonda wabula Fufa nekulinyamu eggere.

Avuddeyo nagamba abawagizi ba SC Villa ku Villa Park nti ekisanja kye kyaweddeko olunaku lw’eggulo, era nga bwekiba nti yabadde obuzibu obubadde bulemesa SC Villa okuba nga efuna etutumu agitadde ng’omukulembeze asigadde nga muwagizi alekere abo abagamba nti bagenda kugifuula ey’enjawulo bakwatemu n’abo.