Nsaba Katonda abakutuleko ebitundu by’ekyaama – Hon. Moriku

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu ebisookerwako mu Ggwanga Hon. Dr. Joyce Moriku Kaducu avuddeyo n’asabira abasajja bonna abakozesa abaana abakyali nebabafunyisa embuto Katonda abakecculeko obusajja buggwe wali osanga kyekinayamba okukomya embuto mu bawala abakyala abato.
Bino yabyogeredde mukukuza olunaku lwa World Contraceptive Day e Kalogo Town Council, mu Agago district.
Ono yawuniikiridde ku muwendo gw’abaana abawala abasobezebwako ne bafuna n’embuto zebatetegekedde bwatyo n’asaba Katonda asse omukono gwe ogw’ekyuuma ku basajja bano ba kaggwe nsonyi.
Share.

Leave A Reply