Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM avuddeyo nawandiikira Akakiiko k’ebyokulonda mu Ggwanga aka Electoral Commission Uganda nakategeeza nti oluvannyuma lw’obudde okubaggwako nga okusalawo ku ani anakwata bendera ya NRM e Mawogola North wakati wa Aine Sodo Kaguta ne Shatsi Musherure Kutesa kubadde kujulidde CEC basazeewo obutabeera namuntu anabakwatira bendera wadde nga baali alangiridde Sodo.
NRM terina agenda gikwatira bendera mu Mawogola North

