Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 181 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

nrm sibwa Kabaka lekera n’abalala – babaka ba nrm

February 22, 2019 · Mubiru Ali

Waliwo ababaka ba National Resistance Movement – NRM okuli John Baptist Nambeshe abagenda okwekubira enduulu mu kkooti etaputa Ssemateeka nga bawakanya eky’olukiiko olufuzi olwa CEC mu NRM okusemba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okwesimbawo nga tavuganyiziddwa mu kamyufu k’ekibiina. Bano bagamba nti kati olwo NRM ebeera efuuse Bwakabaka obuwedde emirimu.
Bano bagamba nti ekyakoleddwa CEC kityoboola Ssemateeka w’eggwanga n’okulemesa abalala abandyagadde okwesimbawo mu kibiina ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.