Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 495 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

NRM ngyewuunya okwefuulira Kadaga – Cecilia Ogwal

March 24, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka Cecilia Ogwal; “Bwolumba Rt Hon Rebecca Alitwala Kadagaobeera onnumbye ng’omukyala ate bwolumba Jacob Oulanyah obeera olumbye mutabani wange, kati mubeere begendereza n’ebigambo byammwe byemukozesa mukunoonya akalulu. Kadaga nkukuutira oleme kunyooma Oulanyah kuba kati naye mmemba wa CEC ya National Resistance Movement – NRM.
Tukimanyi bulungi nti Kadaga yayita mu kiseera ekizibu okuddamu okulondebwa ku CEC, newuunya NRM lwaki yateeka olukomera ku kifo kya Alhadji Moses Kigongo ku CEC ne Pulezidenti

Yoweri Kaguta Museveni nebatakuuma kya Kadaga nebaleka Namuganza okumuvuganya.”