Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 104 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

NRM eyongezzaayo Okulonda kw’akamyufu ku bifo; Meeya, MP, LC 5.

September 22, 2015 · Mubiru Ali

Ekibiina kya NRM kyongezzaayo okulonda kw’akamyufu ku bifo eby’enjawulo okuli ekya ba Meeya, ababaka ba Palamenti, ne ba Ssentebe ba zi Disitulikiti.
Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM Dr. Tang Odoi akakasizza bino era n’agamba nti okulonda okubadde okw’okubeerayo nga 25 September, kwongezeddwayo olw’ebizibu ebiteebeereka, baggya kulangirira ennaku endala.