Breaking
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga News: Ha ha haaa………Kisembedde! Nga bwokirinda ddamu kino News: Ssanyu Jjereere! Obuganda busagambiza
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

NRM eyitiddwa mu kkooti lwakulemererwa kusasula mmere eyaliibwa mu Ttabamiruka.

August 12, 2015 · Mubiru Ali

Ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM kiyitiddwa mu kooti kyewozeeko ku By’okulemererwa okusasula Emmere eyaliibwa mu Ttabamiruka eyaggwa e Namboole n’awalala e Kololo.
Abazuubuzi bannannyini Hotels eziwerera ddala 9,zaaliisa abantu abasoba mu 300.
Mu hotels zino mulimu :Hotel Mamerito , Boston View n’endala.
Bannannyini hotels bagamba nti babanja ssente eziri eyo mu bukadde 60.