Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,044 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

NRM etaddewo akakiiko akagenda okugonjoola emivuyo egyaliwo mu kamyuufu

September 20, 2020 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM Justine Kasule Lumumba avuddeyo nategeeza nga olukiiko lwa Central Executive Committee (CEC) wansi wa Ssentebe wa NRM Yoweri Kaguta Museveni bwerwavuddeyo nerutondawo Akakiiko aka Election Disputes Tribunal nga kaliko Bannamateeka 20 nga bakulirwa Barata Enock okwekeneenya emivuyo egyaliwo mu kamyuufu k’ekibiina wamu n’okuwulira okwemulugunya okwenjawulo.
Lumumba agamba nti Ssentebe wa NRM era wakuteekawo obukiiko obw’abantu abesigwa mu bitundu ebyakutulwa okusinziira ku NRM okukola okunoonyereza mu bitundu eby’enjawulo wamu n’okutabaganya abo abetaba mu kamyuufu.