Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live

NRM esazizzaamu okulonda e Mawogola North

September 4, 2020 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi avuddeyo nalangirira nga okulonda kw’akamyuufu k’ekibiina e Mawogola North, bwekwongezeddwayo oluvannyuma lw’effujjo okweyongera. Niwamanya Haruna, nga muwagizi wa Aine Godfrey Kaguta ‘Sodo’ anyiga biwundu oluvannyuma lw’abantu abatanategeerekeka okumwokya ekiro ekiyise.