Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
NRM esazizaamu okulonda kwe Mawagola
September 3, 2020 · Mubiru Ali
Akulira akakiiko k’ebyokulonda aka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi avuddeyo nayongezaayo okulonda kw’akamyuufu ka Mawogola West oluvannyuma lw’omubaka Anifah Kawooya okuvaayo neyemulugunya ku buvuyo n’okulwana okwaliyo gyebuvuddeko.