NRM ekkirizza Ssekikubo okuvuganya ku kyobumyuka bwa Sipiika .

Akakiiko ka NRM akebyokulonda kakakasizza omubaka akiikirira Lwemiyaga mu Disitulikiti ye Sembabule Theodore Sekikubo okuvuganya ku kifo kyobumyuka bw’omukubiriza wa Palamenti nga awo baba baweze mukaaga abali ku kaadi ya NRM .

Ssekikubo empapula azifunidde ku kitebe ky’akakiiko ka Β NRM akebyokulonda era nga Ssentebe w’akakiiko ka NRM akebyokulonda Dr. Tanga Odoi yaakakasizza kino .

Ssekikubo alayidde okuleetawo enkyukakyuka mu byobufuzi bwa Yuganda singa aba aweereddwa entebe eno .

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Sejjusa’s detention Cant Cause any Political Havock