Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 76 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

nrm efulumizza enteekateeka yayo eya 2021

January 24, 2019 · Mubiru Ali

Ekibiina ekiri mu bukulembeze ekya National Resistance Movement – NRM kitongozza enteekateeka y’ebyobufuzi enakituusa mu kalulu ka bonna akomwaka 2021.
Nga ayanjula enteekateeka eno, ku kitebe kya NRM mu Kampala, Ssaabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba akoonye ne ku ky’okutondawo ebifo ebijja ebirondebwamu.