Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

NRM efulumizza ekifaananyi Pulezidenti kyagenda kukozesa mu kalulu

October 18, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero abakungu okuva mu National Resistance Movement – NRM okubadde Justine Kasule Lumumba wamu ne Namayanja Rose Nsereko batongozza ekifaananyi kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyagenda okukozesa mu kalulu k’obwa Pulezidenti 2021.