NRM ebeera eyagala nyigirize aba Opposition kyesisobola – Rt. Hon. Rebecca Kadaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
NRM EBEERA EYAGALA NYIGIRIZE ABA OPPOSITION:
Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga; “Ebiseera ebimu nfunamu obuzibu n’ekibiina kyange ekya National Resistance Movement – NRM olwokuba baba baagala nyigirize ab’oludda oluvuganya, naye mbajjukiza nti ndi Sipiika wabonna.
Tewabaawo omuntu yenna abasuubiza nti mulina okutambula okugenda ebweru nti oba yanabakiriza, Sipiika yekka yalina okukakasa kino era entambula zikuweebwa Kakiiko.”
Share.

Leave A Reply