Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 318 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

NRM bwetetereeza eyolekedde ekiggwo ekitagambika – Alhajji Nadduli

December 30, 2022 · Mubiru Ali
Alhajji Abdul Nadduli; “Tulabye abamaanyi abaali abekitalo mu nsi yonna nga babatenda wabula nga kati basaanawo. Twalinako ku Roman Empire, Abagirimaani n’Abafaransa naye bano bonna tebakyaliwo. n’Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM tekisaanye kweyinnula ng’omusimbu atabaala.
Nkakasa nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tayinza kubeera musanyufu singa waliwo omuntu okuva mu famire ye yennyini awambibwa naggalirwa n’oluvannyuma nebamuggulako ebisangosango mu Ggwanga lyetwannunula emyaka 30 egiyise.”