#SimbaSportsUpdates;
Nnamba emu mu nsi yonna owa ttena Novak Djokovic akebereddwa nasangibwa n’ekirwadde kya #COVID-19 nga yakava mu Adria Tour.
Djokovic agamba nti ye ne Mukazi we Jelena, bakebereddwa nebasangibwa n’obulwadde buno wabula bbo abaana baabwe bbo balamu era kati bagenze mu ‘self isolation’.
Sports
Novak Djokovic akebereddwa nasangibwa n’ekirwadde kya #COVID-19

