Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 91 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Norbert Mao yezoobye ne Poliisi e Kasese

November 13, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Democratic Party Uganda – DP Norbert Mao olunaku olwaleero yezoobye ne Uganda Police Forcenga ebadde eduumirwa DPC, Busheija Kanumi abadde agezaako okumugaana okwogerako n’abatuuze b’e Kabatunda – Kirabaho Town Council mu Busongora North, mu Disitulikiti y’e Kasese. Abatuuze babadde bamulindiridde ku luguudo gybadde ayita okugenda ku kisaawe okusaba akalulu.
Oluvannyuma awadde Bannakibiina abaggya ababegasse ku kibiina abagambibwa okuba nga bavudde mu Forum for Democratic Change – FDC ku kisaawe ky’essomero lya Kabatunda Primary School.