Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live

NNYINIMU MWALI ALAMULA

September 6, 2021 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga olunaku olwaleero ategeezezza Obuganda nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bweyakomyewo okuva e Germany gyeyali agenze okujjanjabibwa wamu n’okusisinkana Bannamikago ba Kabaka Foundation.
Asaasidde abasoddokisi olw’okuviibwako Ssaabasumba Metropolitan Yona Lwanga wamu n’abo abaafiiriddwa abantu baabwe mu kizimbe ekyagudde mu Kisenyi wamu n’okusaasira abaafiiriddwa ebintu ebikalu wamu ne nnannyini kizimbe olw’okufiirizibwa mu byensimbi.