Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Nnesunga gyendaga – Katumba Wamala

January 19, 2017 · Mubiru Ali

Abade omuduumizi w’amagye ga Yuganda, General Katumba Wamala agamba nti mweteefeteefu okukolera mu kifo ekiggya ekyamuweereddwa Pulezidenti Museveni eky’omumyuka wa Minisita avunaanyizibwa ku byentambula n’ebyenguudo.

“Jjengenda nneesungayo kubanga lugendo lupya, ssigwemulundi ogusoose okuyingira mu kifo ekipya. Njakusooka nneetegereze , wabula ngenda kufuba okulaba nga ekirooto kya bannayuganda kituukirira eky’okubanga Standard Gauge Railway ekola nga ebyamaguzi bisobola okuva e Mombasa nebituuka mu Yuganda mu ssaawa 24”.

Ye eyaweereddwa obuduumizi bwa amagye, General David Muhoozi agamba nti agenda kufuba nnyo okulaba nga Yuganda eyongera okutebenkera.