Nnabagereka akyalidde abaana abalwadde ba sukaali

Nnabagereka akyalidde abaana abalwadde ba sukaali abeegattira mu kibiina kya Sonia Nabeta Foundation mu ddwaliro Lya St. Francis e Nsambya. Nnabagereka agumizza abalina obulwadde buno okubeera abavumu baleme kweraliikirira kubanga abagabirizi b’obuyambi babalowoozaako. Olwaleero ensi yonna ebadde ejaguza olunaku lw’eby’obulamu

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Oulanya nate ku bumyuka bwa Sipiika