Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 964 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Nkyalimu mu Jinja – Bobi Wine

December 16, 2018 · Mubiru Ali

Bobi Wine; Poliisi eragidde banange bonna okuva mu ttawuni y’e Jinja ku midumu gy’emmundu era nebawerekera okutuuka e Lugazi. Abamu bakubiddwa nebasuulibwa ku kabangali za Poliisi nabatwalibwa mu bifo ebitanategerekeka ku misango gyesimanyi.
Naye nze nkyalimu mu Jinja, Poliisi enoonya buli wamu era nga kati bazibye n’enguudo nga bwebanoonya!
Siri mwetegefu kwewaayo mu mikono gyaabwe kuba ebyantuuka mu Arua bingugumula n’ekiro era tumanyi kyebasobola okukola. Wabula kuno okunyigirizibwa kulina okukoma era nga ffe tulina okukirwanako kikome tewali mulala ajja kitukolera.