Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
Sports

Nkurunziza omutendesi w’omupiira atalyerabirwa

June 10, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;
Omugenzi Pierre Nkurunziza omupiira gubadde gumunyumira, teyakoma ku kwagala kugusamba wabula abadde Mutendesi wa mupiira nga alina layisinsi A eya CAF era nga yetendekako kiraabu bbiri okwali ey’eggye lya Burundi eya Muzinga, wamu ne Union Sporting, eyali mu kibinja ekisooka mu gye 90.
Abadde alina ne ttiimu eyiye emanyiddwa nga Hallelujah FC nga era abadde muteebi mulungi.