Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Nkunyingi akwatiddwa Poliisi

October 25, 2020 · Mubiru Ali
Munnamateeka era eyegwanyiza ekifo ky’omubaka wa Kyaddondo East mu Palamenti era yakutte bendera y’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Nkunyingi Muwada yakwatiddwa Uganda Police Force y’e Kasangati wamu n’abawagizi be olunaku lw’eggulo. Kigambibwa nti era Poliisi yagenze mu maaso okwaza amaka ge wamu n’emotoka ye.