‘Nkomawo mu Ggwanga akadde konna’ – Kadaga

Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Alitwala Rebecca Kadaga avuddeyo mububaka obw’eddoboozi neyebaza Bannayuganda bonna olwokumusabira bweyatwalibwa mu Ddwaliro nga embeera ye mbi nnyo. Ono agumizza Bannayuganda nti kati akubye ku matu era ajakuba akomawo mu Ggwanga akadde konna.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Munnakisinde kya People Power yesimbyeewo ku bwa Guild